LUGANDA SPECIAL: Enjigiriza ez’obulimba

Radio Tambua

Radio Tambua
LUGANDA SPECIAL: Enjigiriza ez’obulimba
Nov 27, 2020 Season 1
ACFAR team (Sarah Walusimbi)

Buli mwonoonyi asobola okufuuka oweddembe olw’enjiri entuufu (amawulire amalungi) aga Yesu kristo. Naye bangi olwaleero baliisidwa enjiri ey’obulimba ebawa essuubi ely’obulimba ly’okka. Njiriki ki gwe jokkiriza? Wuliriza akatambi kano era oyawule enjiri entuufu ku’yobulimba. (English title: False Gospels)